Ensuula 3

1 Batumula nti Omusaiza bw'abbinga mukali we, yeena n'amuvaaku n'abba ow'omusajja ogondi, Omusaiza oyo alimwirira ate? ensi yo teryonooneka inu? Naye iwe weefuula omwenzi eri baganzi bo bangi; era naye ngirira ate, bw'atumula Mukama. 2 Yimusya amaiso go eri ensozi egy'owanza obone; we batagonera naiwe waina? Wabalingiriire ku mbali kw'engira ng'Omuwalabu mu idungu; era wayonoonere ensi n'obwenzi bwo n'obubbiibi bwo. 3 Enfunyagali kyegiviire giziyizibwa, so tewabbairewo mutoigo; era naye n'obba n'ekyeni eky'omwenzi, wagaine okukwatibwa ensoni. 4 Tonkungirenga okuva watyanu nti Iitawange, niiwe musaale w'obutobuto bwange? 5 Aliguguba n'obusungu bwe emirembe gyonagyona? aliremera mu ibwo Okutuusya enkomerero? Bona, watumwire n'okola ebigambo ebibiibi, n'okwata engira yo iwe. 6 Era ate Mukama n'ankobera mu mirembe gya Yosiya kabaka nti Oboine ekyo Isiraeri eyaseeseetukire ky'akolere? aniinire ku buli lusozi oluwanvu ne wansi wa buli musaale omubisi, ne yeefuulira eyo omwenzi. 7 Ne ntumula bwe yamalire okukola ebyo byonabyona nti Alingirira; naye n'ataira: ne mwainyina ow'enkwe Yuda n'akibona. 8 Ne mbona, bwe namalire okubbinga Isiraeri eyaseeseetukire ne muwa ebbaluwa ey'okumubbinga olw'ensonga eno kubanga ayendere, era yeena Yuda ow'enkwe mwainyina n'atatya; naye era yeena n'ayaba ne yeefuula omwenzi. 9 Awo olwatuukire kubanga mwangu okwenda ensi n'eyonooneka, n'ayenda ku mabbaale n'ebikonge. 10 Era naye ebyo byonabyona waire nga bimalire okubbawo, mwainyina ow'enkwe Yuda tangiriire n'omwoyo gwe gwonagwona, naye ng'akuusyakuusya, bw'atumula Mukama. 11 Awo Mukama n'ankoba nti Isiraeri eyaseeseetukire yeeragire okubba omutuukirivu okusinga Yuda ow'enkwe. 12 Yaba olangire ebigambo bino ng'olingirira obukiika obugooda, otumule nti Iraawo, iwe Isiraeri eyaseeseetukire, bw'atumula Mukama; timbalingirire n'obusungu: kubanga ndina okusaasira, bw'atumula Mukama, tindiguguba no busungu emirembe gyonagyona. 13 Kyokka ikirirya obutali butuukirivu bwo, nga wasobyerye Mukama Katonda wo, n'osaansaanirya amangira go abageni wansi wa buli musaale omubisi, so temwagondeire idoboozi lyange, bw'atumula Mukama. 14 Iraawo, imwe abaana abairire enyuma, bw'atumula Mukama; kubanga niinze ibawanyu: era ndibatwala nga ntoola omumu ku kibuga n'ababiri ku kika, ne mbaleeta e Sayuuni: 15 era ndibawa abasumba ng'omwoyo gwange bwe guli abalibaliisya n'okumanya n'okutegeera. 16 Awo olulituuka bwe mulibba nga mwaalire era nga mweyongeire mu nsi, kale mu biseera ebyo, bw'atumula Mukama, nga tebakaali batumula nti Esanduuku ey'endagaanu ya Mukama; so teriyingira mu mwoyo gwabwe; so tebaligiijukira; so tebaligikyalira; so tebalikola ate batyo. 17 Mu biseera ebyo balyeta Yerusaalemi entebe ya Mukama; n'amawanga gonagona galikuŋaanyizibwa eyo, eri eriina lya Mukama e Yerusaalemi: so tebalitambula ate ng'obukakanyali bw'omwoyo gwabwe omubbiibi bwe buli. 18 Mu biseera ebyo enyumba ya Yuda eritambulira wamu n'enyumba ya Isiraeri, era baliviira wamu mu nsi ey'obukiika obugooda ne bayingira mu nsi gye nawaire bazeiza banyu okubba obusika. 19 Naye ne ntumula nti Ndikuteeka ntya mu baana, ne nkuwa ensi ey'eisanyu, obusika obusa mu igye ly'amawanga? ne ntumula nti Mulinjeta nti Itawange; so temulikyuka obutansengererya. 20 Mazima omukali nga bw'ava ku ibaaye ng'asala olukwe, mutyo mweena bwe munsaliire enkwe, imwe enyumba ya Isiraeri, bw'atumula Mukama. 21 Eidoboozi liwuliirwe ku nsozi egy'owanza, okukunga n'okwegayirira kw'abaana ba Isiraeri; kubanga banyoire engira yabwe, beerabiire Mukama Katonda waabwe. 22 Mwirewo, imwe abaana abaseeseetukire, nawonya okuseeseetuka kwanyu. Bona, twizire gy'oli; kubanga niiwe Mukama Katonda waisu. 23 Mazima okubbeerwa okusuubirwa okuva ku nsozi kwo bwereere, oluyoogaano oluli ku nsozi: mazima mu Mukama Katonda waisu imwe muli obulokozi bwa Isiraeri. 24 Naye ekyo ekikwatisya ensoni kye niikyo ekimalirewo emirimu gya bazeiza baisu okuva mu butobuto bwaisu; embuli gyabwe n'ente gyabwe, bataane baabwe n'abawala baabwe. 25 Tugalamire ensoni nga gitukwaite, okuswala kwaisu kutubikeku: kubanga twonoonere Mukama Katonda waidu, ife na bazeiza baisu okuva mu butobuto bwaisu ne watanu: so tetugonderanga idoboozi lya Mukama Katonda waisu.