Ensuula 21
1
Awo olwatuukire oluvannyuma lw'ebyo Nabosi Omuyezuleeri yabbaire n'o lusuku olw'e mizabbibu olwabbaire mu Yezuleeri kumpi n'o lubiri lwa Akabu kabaka w'e Samaliya.
2
Awo Akabu n'akoba Nabosi nti mpa olusuku lwo olw'e mizabbibu mbe nalwo okubba olusuku lw'e iva, kubanga luli kumpi n'e nyumba yange; nzena ndikuwa mu kifo kyalwo olusuku olw'emizabbibu olusinga obusa: oba bw'e wasiima, ndikuwa ebintu ng'o muwendo gwalwo bwe guli.
3
Awo Nabosi n'akoba Akabu nti Mukama akiirirye edi gye ndi nkuwe obusika bwa bazeiza bange.
4
Awo Akabu n'ayingira mu nyumba ye, ng'anyiikaire era ng'anyiigire olw'e kigambo Nabosi Omuyezuleeri ky'amukobere: kubanga atumwire nti Tinjaba kukuwa busika bwa bazeiza bange. N'agalamira ku kitanda kye n'akyusya amaiso ge n'ataikirirya kulya ku mere.
5
Naye Yezeberi mukali we n'a iza gy'ali, n'amukoba nti kiki ekikuwairye omwoyo gwo obwenkaniire awo, n'o kulya n'otolya ku mere?
6
N'amukoba nti Kubanga ntumwire n'o Nabosi Omuyezuleeri ni mukoba nti mpa olusuku lwo olw'e mizabbibu olw'e bintu; oba bwewasiima, ndikuwa olusuku olw'e mizabbibu olundi mu kifo kyalwo: n'airamu nti tinjaba kukuwa lusuku lwange olw'e mizabbibu.
7
Yezeberi mukali we n'a mukoba nti iwe ofuga obwakabaka bwa Isiraeri? golokoka olye ku mere, omwoyo gwo gusanyuke: nze ndikuwa olusuku olw'e mizabbibu olwa Nabosi Omuyezuleeri.
8
Awo n'awandiika ebbaluwa mu liina lya Akabu, n'agiteekaku akabonero ke, n'a weererya ebbaluwa abakaire n'abakungu ababbaire mu kibuga kye era abatyaime awali Nabosi.
9
N'awandiika mu bbaluwa ng'atumula nti Mulangirire okusiiba, mumuteeke Nabosi waigulu mu bantu
10
muteeke abasaiza babiri aba Beriali mu maiso ge, bamulumirirye nga batumula nti Walaamire Katonda n'o kabaka. Kaisi mumutoolewo, mumukasuukirire amabbaale afe.
11
Awo abasaiza ab'o mu kibuga kye abakaire n'a bakungu ababba mu kibuga kye ne bakola nga Yezeberi bw'abatumiire, nga bwe kyawandiikiibwe mu bbaluwa gye yabaweereirye.
12
Awo ne balangirira okusiiba, ne bamuteeka waigulu Nabosi mu bantu.
13
Abasaiza babiri abaana ba Beriali ni bayingira ni batyama mu maiso ge: abasaiza ba Beriali ni bamulumirirya, nga balumirirya Nabosi mu maiso g'a bantu, nga batumula nti Nabosi yalaamire Katonda n'o kabaka. Awo ni bamutoola mu kibuga, ni bamukasuukirira amabbaale n'afa.
14
Awo ne batumira Yezeberi nga batumula nti Nabosi akasuukiriirwe amabbaale afiire.
15
Awo olwatuukire Yezeberi bwe yawuliire Nabosi ng'a kasuukiriirwe amabbaale era ng'a fiire, Yezeberi n'akoba Akabu nti Golokoka olye olusuku olw'e mizabbibu olwa Nabosi Omuyezuleeri lwe yagaine okukuwa olw'e bintu kubanga Nabosi takaali mulamu naye afiire.
16
Awo olwatuukire Akabu bwe yawuliire Nabosi ng'a fiire, awo Akabu n'agolokoka okuserengeta mu lusuku olw'e mizabbibu olwa Nabosi Omuyezuleeri okululya.
17
Awo ekigambo kya Mukama ne kiizira Eriya Omutisubi nga kitumula nti
18
Golokoka oserengete okusisinkana n'o Akabu kabaka w'e Isiraeri atyama mu Samaliya bona, ali mu lusuku olw'e mizabbibu olwa Nabosi gy'aserengetere okululya.
19
Era wamukoba nti Atyo bw'atumula Mukama nti Oitire era oliire? era wamukoba nti Atyo bw'atumula Mukama nti mu kifo embwa mwe gyakombeire omusaayi gwa Nabosi, embwa mwe girikombera omusaayi gwo, niiwo awo, ogugwo.
20
Awo Akabu n'akoba Eriya nti omboine, iwe omulabe wange? N'airamu nti nkuboine: kubanga weetundire okukola ebiri mu maiso ga Mukama ebibbiibi.
21
Bona, ndkuleetaku akabbiibi, era ndikwerera dala, era ndimalawo eri Akabu buli mwana ow'o bwisuka n'oyo asibiibwe n'atasibiibwe mu Isiraeri:
22
era ndifuula enyumba yo okufaanana enyumba ya Yerubowaamu mutaane wa Nebati n'okufaanana enyumba ya Baasa mutaane wa Akiya olw'o kusunguwalya kwe wansunguwairye n'oyonoonesya Isiraeri.
23
Era Mukama n'atumula n'o ku Yezeberi nti embwa giririira Yezeberi awali ekigo eky'e Yezuleeri.
24
Awo Akabu yafiiranga mu kibuga embwa gyamulyanga; n’oyo yafiiranga ku itale enyonyi egy'o mu ibbanga gyamulyanga,
25
(Naye wabula eyafaanaine Akabu eyeetunda okukola ebyabbaire mu maiso ga Mukama ebibiibi Yezeberi mukali we gwe yapikiriirye.
26
N'akolanga eby'e mizizo ng'asengererya ebifaananyi nga byonabyona bwe byabbaire Abamoli bye bakolanga Mukama be yabbingire mu maiso g'a baana ba Isiraeri.)
27
Awo olwatuukire Akabu bwe yawuliire ebigambo ebyo, n'akanula ebivaalo bye n'avaala ebinyakinyaki ku mubiri gwe n'a siiba n'agalamira ng'avaire ebinyakinyaki n'atambula mpola.
28
Awo ekigambo kya Mukama ne kiizira Eriya Omutisubi nga kitumula nti
29
Obona Akabu bwe yeetoowalya mu maiso gange? kubanga yeetoowalya mu maiso gange, tindireeta kabbiibi ako ku mirembe gye: naye ku mirembe gya mutaane we bwe ndireeta akabbiibi ako ku nyumba ye.