Ensuula 3

1 Era bano niibo babbaire bataane ba Dawudi, abamuzaaliirwe e Kebbulooni: omuberyeberye Amunoni, omwana wa Akinoamu Omuyezuleeri; ow'okubiri Danyeri, omwana wa Abbigayiri Omukalumeeri; 2 ow'okusatu, Abusaalomu, omwana wa Maaka muwala wa Talumayi kabaka w'e Gesuli; ow'okuna Adoniya omwana wa Kagisi; 3 ow'okutaanu Sefatiya, omwana wa Abitali; ow'omukaaga Isuleyamu, gwe yazaire mu Egulaasi mukali we. 4 Yazaaliirwe abaana mukaaga e Kebbulooni; era yafugiire eyo emyaka musanvu n'e emyezi mukaaga: n'o mu Yerusaalemi n'afugira emyaka asatu na isatu. 5 Era bano niibo baamuzaaliirwe mu Yerusaalemi: Simeeya, n'o Sobabu, n'o Nasani, n'o Sulemaani, bana, abaana ba Basusuwa muwala wa Amiyeri: 6 n'o Ibukali, n'o Erisaama, n'o Erifereti; 7 n'o Noga, n'o Nefegi, n'o Yafiya; 8 n'o Erisaama, n'o Eriyada, n'o Erifereti, mwenda. 9 Abo bonabona babbaire bataane ba Dawudi, obutateekaku baana ba bazaana; era Tamali yabbaire mwanyoko wabwe. 10 Ne Lekobowaamu niiye yabbaire mutaane wa Sulemaani, mutaane wa Abiya, mutaane wa Asa, mutaane wa Yekosafaati; 11 mutaane wa Yolaamu, mutaane wa Akaziya, mutaane wa Yowaasi; 12 mutaane wa Amaziya, mutaane wa Azaliya, mutaane wa Yosamu; 13 mutaane wa Akazi, mutaane wa Keezeekiya, mutaane wa Manase; 14 mutaane wa Amoni, mutaane wa Yosiya. 15 Na bataane ba Yosiya; omuberyeberye Yokanani, ow'okubiri Yekoyakimu, ow'okusatu Zedekiya, ow'okuna Salumu. 16 Na bataane ba Yekoyakimu: Yekoniya mutaane wa, Zedekiya mutaane we. 17 Na batabane ba Yekoniya omusibe; Seyalutyeri mutaane we, 18 n'o Malukiramu, n'o Pedaya, n'o Senazali, Yekamiya, Kosama, n'o Nedabiya. 19 Na bataane ba Pedaya; Zerubbaberi, n'o Simeeyi: n'a bataane ba Zerubbaberi; Mesulamu, n'o Kananiya; n'o Seromisi yabbaire mwanyoko wabwe: 20 n'o Kasuba, n'o Okeri, n'o Berekiya, n'o Kasadiya; Yusabukesedi, bataanu. 21 Ne bataane ba Kananiya; Peratiya, n'o Yesukaya: bataane ba Lefaya, bataane ba Alunani, bataane ba Obadiya, bataane ba Sekaniya. 22 Na bataane ba Sekaniya; Semaaya: n'a bataane ba Semaaya; Katusi, n'o Igali, n'o Baliya, n'o Neyaliya, n'o Safati, mukaaga. 23 N'a bataane ba Neyaliya; Eriwenayi, n'o Kizukiya, n'o Azulikamu, basatu. 24 Na bataane ba Eriwenayi; Kodaviya, n'o Eriyasibu, ni Peraya, n'o Akubu, n'o Yokanani, n'o Deraya, n'o Anani, musanvu.