Ensuula 11

1 Awo olwatuukire Yesu bwe yamalire okulagira abayigirizwa be eikumi n'ababiri, n'avaayo n'ayaba okwegeresya n'okubuulira mu bibuga byabwe. 2 Naye Yokaana bwe yawuliire mu ikomera ebikolwa bya Kristo; n'atuma abayigirizwa be, 3 okumukoba nti niiwe oyo aiza oba tulindirire ogondi? 4 Yesu n'airamu n'abakoba nti Mwireyo mutegeeze Yokaana bye muwulira ne bye mubona: 5 abazibe amaiso babona, n'abaleme batambula, n'abagenge balongoosebwa, n'abaigavu b’amatu bawulira, n'abafu bazuukizibwa, n'abanaku babuulirwa enjiri. 6 Naye yenayena alina omukisa atalineesitalaku 7 Boona bwe baabire, Yesu n'asooka okwogera n’ebibiina ku Yokaana nti Kiki kye mwagendereire mu idungu okulingirira? lugada olusisikibwa n'empewo? 8 Naye kiki kye mwagendereire okubona? omuntu avaaire eginekaaneka? Bona, abavaala eginekaaneka babba mu nyunba gya bakabaka. 9 Naye kiki kye mwagendereire? okubona nabbi? Niiwo awo, mbakoba, era asingira dala nabbi. 10 Oyo niiye yawandiikwaku nti Bona, ntuma omubaka wange mu maaso go, Alikukulembera alirongoosa ekkubo lyo. 11 Ddala mbagamba nti Tevanga nu abo abazaalibwa abakazi omuntu asinga Yokaana Omubatiza: naye omuto mu bwakabaka obw'omu ggulu amusinga ye. 12 Okuva ku biro bya Yokaana Omubatiza okuuusa leero obwakabaka obw'omu ggulu buwaguzibwa, n'abawaguza babunyaga lwa maanyi. 13 Kubanga bannabbi bonna n'amateeka baalagula okutuusa ku Yokaana. 14 Era oba mwagala okukkiriza, oyo ye Eriya agenda okujja. 15 Alina amatu ag'okuwulira, awulire. 16 Naye nnaafaananya ki emirembe gino? Gifaanana n'abaana abato abatuula mu butale abayita bannaabwe, 17 nga bagamba nti Twabafuuyira emirere, so nammwe temwazina; twabakubira ebiwoobe, so temwakaaba. 18 Kubanga Yokaana yajja nga talya so nga tanywa, ne boogera nti Aliko dayimooni. 19 Omwana w'omuntu yajja ng'alya ng'anywa, ne boogera nti Laba, omuluvu oyo, era omutamiivu, mukwano gw'abawooza era ogw'abalina ebibi! Era amagezi gaweebwa obuuukirivu olw'ebikolwa byago. 20 N'asookera awo okubuulirira ebibuga mwe yakolera eby'amaanyi bye ebingi, kubanga tebyenenya. 21 Zirikusanga ggwe Kolaziini! zirikusanga ggwe Besusayida! kubanga eby'amaanyi ebyakolerwa mu mmwe, singa byakolerwa mu Ttuulo ne Sidoni, singa byenenya dda, singa bali mu bibukutu ne mu vvu. 22 Naye mbagamba nti Ku lunaku olw'omusango Ttuulo ne Sidoni baliba n'okubonyaabonyezebwa okuligumiikirizika okusinga mmwe. 23 Naawe, Kaperunawumu, oligulumizibwa okutuuka ku ggulu? olikka e Magombe: kubanga eby'amaanyi ebyakolerwa mu ggwe singa byakolerwa mu Sodomu, singa weekiri ne kaakano. 24 Naye mbagamba nti Ku lunaku olw'omusango ensi y'e Sodomu eriba n'okubonyaabonyezebwa okuligumiikirizika okusinga ggwe. 25 Mu biro ebyo Yesu yaddamu n'agamba nti Nkwebaza, Kitange, Mukama w'eggulu n'ensi, kubanga wakisa ebigambo bino ab'amagezi n'abakabakaba n'obibikkulira abaana abato: 26 weewaawo, Kitange, kubanga bwe kityo bwe kyasiimibwa mu maaso go. 27 Ebintu byonna byankwasibwa Kitange: so tewali muntu amanyi Omwana wabula Kitaawe; so tewali muntu amanyi Kitaawe wabula Omwana, na buli muntu Omwana gw'ayagala okumubikkulira. 28 Mujje gye ndi, mmwe mwenna abakooye era abazitoowereddwa nange nnaabawummuza. 29 Mwetikke ekikoligo kyange, muyigire ku nze; kubanga ndi muteefu era omuwombeefu mu mutima: nammwe muliraba ekiwummulo eky'omu myoyo gyammwe. 30 Kubanga ekikoligo kyange si kizibu, n'omugugu gwange mwangu.